Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo

Loading...
Thumbnail Image

Date Issued

Date Online

Language

other
Type

Review Status

Access Rights

Open Access Open Access

Usage Rights

CC-BY-4.0

Share

Citation

Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo. 32 p.

Permanent link to cite or share this item

External link to download this item

DOI

Abstract/Description

Ekitabo kino ku kukyusa embeera ez’enjawulo kyateekebwateekebwa nga kyesigamye ku musingi gw’ebibala ebisuubirwa okuva mu kussa mu nkola ebyalambikibwa mu kiwandiiko ekyoleka ensonga z’enteekateeka y’okukyusa embeera y’amaka mu bujjuvu. Ekitabo kino kyeyambisibwa okukwanaganya ensonga ez’enjawulo okutuuka ku kiruubirirwa eky’awamu. Kirimu emiramwa gy’ennyingo enkulu nnya, nga bwe zimenyeddwa wammanga:1. Ebikolebwa okutumbula omutindo gw’endya n’ebyendiisa omulungi ssaako ebyobulimi n’obulunzi awaka 2. Ebikulu ebigobererwa mu ndya n’endiisa esaanidde awaka3. Ennyingiza y’amaka bw’eyamba mu kunyweza obungi bw’emmere ssaako endya n’endiisa esaanidde 4. Obungi bw’emmere emala obulungi awaka n’okukuuma obuyonjoN’olwekyo, wansi wa buli nnyingo waliwo obubaka omuli ebikolebwa n’enneeyisa eri abantu abasinga okubivunaanyizibwako nga be balina okubikola obutereevu olwo ne bigobererwa ensonga enkulu n’ebikoleka amangu.Omusomesa alina okunokolayo emiganyulo egiva mu kussa mu nkola ensonga enkulu ezirambikiddwa ssaako emiganyulo gy’ebyo ebikoleka amangu eri abantu ababivunaanyizibwako (abalina okubikola). Kino kijja kuyamba okubazzaamu amaanyi okulaba nga babikola mu kwagala awatali kukakibwa.

Author ORCID identifiers

Organizations Affiliated to the Authors
Related Material
Related Citation
Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Behavior communuication: nutrition key message booklet for extension service providers. 32 p.