Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo
cg.authorship.types | CGIAR and developing country institute | en_US |
cg.contributor.affiliation | Bioversity International | en_US |
cg.contributor.affiliation | Ministry of Health, Uganda | en_US |
cg.contributor.crp | Agriculture for Nutrition and Health | en_US |
cg.contributor.donor | International Fund for Agricultural Development | en_US |
cg.creator.identifier | Beatrice Ekesa: 0000-0002-2630-258X | en_US |
cg.creator.identifier | Deborah Nabuuma: 0000-0001-7055-2597 | en_US |
cg.link.citation | Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Behavior communuication: nutrition key message booklet for extension service providers. 32 p. | en_US |
cg.subject.bioversity | NUTRITION EDUCATION | en_US |
cg.subject.bioversity | COMMUNICATION | en_US |
dc.contributor.author | Ekesa, Beatrice | en_US |
dc.contributor.author | Nabuuma, Deborah | en_US |
dc.contributor.author | Namukose, Samalie | en_US |
dc.contributor.author | Upenytho, George | en_US |
dc.date.accessioned | 2020-02-21T09:42:52Z | en_US |
dc.date.available | 2020-02-21T09:42:52Z | en_US |
dc.identifier.uri | https://hdl.handle.net/10568/107213 | en_US |
dc.title | Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo | en_US |
dcterms.abstract | Ekitabo kino ku kukyusa embeera ez’enjawulo kyateekebwateekebwa nga kyesigamye ku musingi gw’ebibala ebisuubirwa okuva mu kussa mu nkola ebyalambikibwa mu kiwandiiko ekyoleka ensonga z’enteekateeka y’okukyusa embeera y’amaka mu bujjuvu. Ekitabo kino kyeyambisibwa okukwanaganya ensonga ez’enjawulo okutuuka ku kiruubirirwa eky’awamu. Kirimu emiramwa gy’ennyingo enkulu nnya, nga bwe zimenyeddwa wammanga:1. Ebikolebwa okutumbula omutindo gw’endya n’ebyendiisa omulungi ssaako ebyobulimi n’obulunzi awaka 2. Ebikulu ebigobererwa mu ndya n’endiisa esaanidde awaka3. Ennyingiza y’amaka bw’eyamba mu kunyweza obungi bw’emmere ssaako endya n’endiisa esaanidde 4. Obungi bw’emmere emala obulungi awaka n’okukuuma obuyonjoN’olwekyo, wansi wa buli nnyingo waliwo obubaka omuli ebikolebwa n’enneeyisa eri abantu abasinga okubivunaanyizibwako nga be balina okubikola obutereevu olwo ne bigobererwa ensonga enkulu n’ebikoleka amangu.Omusomesa alina okunokolayo emiganyulo egiva mu kussa mu nkola ensonga enkulu ezirambikiddwa ssaako emiganyulo gy’ebyo ebikoleka amangu eri abantu ababivunaanyizibwako (abalina okubikola). Kino kijja kuyamba okubazzaamu amaanyi okulaba nga babikola mu kwagala awatali kukakibwa. | en_US |
dcterms.accessRights | Open Access | en_US |
dcterms.audience | Scientists | en_US |
dcterms.bibliographicCitation | Ekesa, B.; Nabuuma, D.; Namukose, S.; Upenytho, G. (2019) Okukyusa enneeyisa: ekitabo omuli ensonga enkulu ku kukyusa embeera ez’enjawulo. 32 p. | en_US |
dcterms.description | Abawandiisi b’ekitabo kino beebaza olw’obuyambi mu by’ensimbi okuva mu nsawo y’ekitongole ky’ensi yonna ekivunaanyizibwa ku nsawo y’okutumbula ebyobulimi ekimanyiddwa nga International Fund for Agricultural Development (IFAD) bwe kyayisa mu kitongole kya Bioversity International. Minisitule y’Ebyobulamu eya Uganda n’omulamwa gwayo ku kutumbula eby’endya n’endiisa esaanidde nayo yeebazibwa olw’okuyita mu biwandiikiddwa n’ebikakasa. Abawandiisi era beebaza olw’ebifaananyi ebimu ebikozeseddwa okuva awalala gamba nga ebimu ebivudde mu kitongole ekigabi ky’obuyambi ekya USAID mu nteekateeka yaakyo ey’okukulaakulanya ebitundu okuyita mu kukolagana n’abantu okutumbula eby’endya n’endiisa wamu n’ebyobulimi ey’omwaka 2014. Ebifaananyi ebirala bivudde mu kitongole kya SWICHI mu pulojekiti yaakyo ey’omwaka 2016 ng’eno etambulira ku mulamwa gw’okunyweza n’okutumbula eby’obujjanjabi bw’abakyala ab’embuto n’eby’endiisa y’abaana mu ggwanga. | en_US |
dcterms.extent | 32 p. | en_US |
dcterms.issued | 2019 | en_US |
dcterms.language | other | en_US |
dcterms.license | CC-BY-4.0 | en_US |
dcterms.relation | https://hdl.handle.net/10568/107212 | en_US |
dcterms.subject | nutrition education | en_US |
dcterms.subject | diet | en_US |
dcterms.subject | communication | en_US |
dcterms.subject | social behaviour | en_US |
dcterms.type | Manual | en_US |